Ebiwandiiko n’amawulire agakwata ku kwetwegatta ku EKO, ebisaanyizo, emitendera n’engeri y’okufuuka munnakibiina.
Londa ekika ky’obwannakibiina ekikwatagana naawe nga tonnajjuza foomu. Ebisale bino bye biraga omusaba by’asaasula okwegatta ku EKO.
| Ekika ky’obwannakibiina | Ebisale |
|---|---|
| Omuntu omu obulamu bwe bwonna | UGX 200,000/- |
| Omuntu omu buli mwaka | UGX 20,000/- |
| Omwana w’essomero buli mwaka | UGX 10,000/- |
| Essomero / Ettendekero buli mwaka | UGX 150,000/- |
| Ekitongole buli mwaka | UGX 200,000/- |
Jjuza foomu eno wammanga okusaba okufuuka munnakibiina kya EKO. Oluvannyuma lw’okuweereza okusaba, soma ebikwata ku kukakasa n’okusasula ku ludda olwa ddyo.
Ku foomu ya ku mukutu, omukono gusikizibwa n’ekifo kya Okukakasa / Erinnya lyo. Omusaba awandiika erinnya lye era n’akkiriza nti ebimpadde bituufu.
| Bbanka | Stanbic Bank |
| A/C No | 9030021399115 |
| Erinnya | EKIBIINA KY’OLULIMI OLUGANDA / OMUWANIKA |
| Omuwanika | 0774 079 291 0705 815 027 — Muganga Rigan |