Eby’enfuna mu Buganda

Embalirira y’Obwakabaka

Wano osobola okusoma ebiwandiiko bya PDF ebikwata ku mbalirira y’Obwakabaka n’ebituukiddwako mu myaka egy’enjawulo. Ebiwandiiko ebisinga obupya biri waggulu.

OmwakaFile TypeEkiwandiikoEkikolwa
2024/2025 PDF Embalirira y’Obwakabaka 2024/2025 n’Entebya 2023/2024 Alipoota eno eraga embalirira y’Obwakabaka ey’omwaka 2024/2025, wamu n’entebya y’ebituukiddwako mu mwaka 2023/2024. Essira liteekeddwa ku mulamwa “Ensi Eyeegombebwa; Olutindo lw’Ebikolwa Ebinazza Buganda ku Ntikko.” 12 MB • 2024/2025 View
2023/2024 PDF Embalirira y’Obwakabaka 2023/2024 n’Entebya 2022/2023 Alipoota eno eraga embalirira y’Obwakabaka ey’omwaka 2023/2024, wamu n’entebya y’ebituukiddwako mu mwaka 2022/2023. Omulamwa gwayo gwe “Tewali Kubongoota.” 13 MB • 2023/2024 View