ENSONGA EZIGENDA MU MAASO

Eby’enfuna mu Buganda

Ebiwandiiko, embalirira, n’amawulire agakwata ku byenfuna n’enkulaakulana mu Buganda.

Wano osobola okusoma ebiwandiiko bya PDF ebikwata ku mbalirira y’Obwakabaka n’ebituukiddwako mu myaka egy’enjawulo. Ebiwandiiko ebisinga obupya biri waggulu.

OmwakaFile TypeEkiwandiikoEkikolwa
2024/2025 PDF Embalirira y’Obwakabaka 2024/2025 n’Entebya 2023/2024 Alipoota eno eraga embalirira y’Obwakabaka ey’omwaka 2024/2025, wamu n’entebya y’ebituukiddwako mu mwaka 2023/2024. Essira liteekeddwa ku mulamwa “Ensi Eyeegombebwa; Olutindo lw’Ebikolwa Ebinazza Buganda ku Ntikko.” 12 MB • 2024/2025 View
2023/2024 PDF Embalirira y’Obwakabaka 2023/2024 n’Entebya 2022/2023 Alipoota eno eraga embalirira y’Obwakabaka ey’omwaka 2023/2024, wamu n’entebya y’ebituukiddwako mu mwaka 2022/2023. Omulamwa gwayo gwe “Tewali Kubongoota.” 13 MB • 2023/2024 View