Buganda efugirwa mu Masaza. Okusooka Amasaza gaali amakumi abiri, naye abiri ne gakutulwako ne gatwalibwa oluvannyuma lw'akalulu k'ekikungo. Buli Ssaza lifugibwa Omwami w'Essaza ng'ayambibwako Abaamagombolola, Abeemiruka n'Abatongole.