Okwabya Ennyimbe n'Obusika mu Buganda

Ebibeera mu lumbe

  • Effumu
  • Ekibbo: eky'omusika kitegeeza ensawo esibirira omusika entandikwa.
  • Endeku n'enseke bbiri oluleeta n'olutaleeta
  • Eŋŋoma (eneyogeza omubala gw'ekika ate n'omukubi waagwo)
  • Ebita ebireetebwa abako
  • Ssessiriiza (ogwoto), ekumibwa abajjwa mu kufiirwa Lwayaba (ensiisira ey'omusumisi)